test
dict | train
dict | val
dict |
---|---|---|
{
"en": "The roads in our district have no potholes.",
"lg": "Omusajja omugagga mu kibuga kyaffe yawaddeyo ettaka okuzimba ko enkambi z'amagye."
} | {
"en": "There are many land wrangles in Uganda.",
"lg": "Teyagenze ku bikujjuko."
} | {
"en": "People have been forced to leave wetlands.",
"lg": "Abantu bangi ekirwadde kya corona kyatta abantu baabwe."
} |
{
"en": "A rich man in our town donated the land for construction of the barracks.",
"lg": "Omuwala mulekwa gwe ndabirira yakabasanyizibwa nga wa myaka esatu."
} | {
"en": "He did not go to the celebrations.",
"lg": "Ekyalo gye kisangibwa kyongera ku buzzi bw'emisango."
} | {
"en": "There is an increase in the number of cancer cases in the country.",
"lg": "Abantu bakakiddwa okuva mu ntobazi."
} |
{
"en": "An orphaned girl I care for was raped at the age of three.",
"lg": "Ekibiina ky'amawanga amagatte kirina woofiises zaakyo ezikolera mu Uganda."
} | {
"en": "The area's location encourages an increase in the crime rate.",
"lg": "Bazadde bange baagala nsome bwa yinginiya."
} | {
"en": "We must fight against corruption.",
"lg": "Omuwendo gw'abalwala kkookolo mu ggwanga gweyongedde."
} |
{
"en": "The United Nations has some of its offices operating in Uganda.",
"lg": "Yatandika okulunda obumyu mu kiseera ky'omuggalo."
} | {
"en": "My parents want me to study engineering.",
"lg": "Tebakkiriza buli muntu kuyingira mu keberezo."
} | {
"en": "The date is historical among the members of the current regime.",
"lg": "Tulina okulwanyisa obuli bw'enguzi."
} |
{
"en": "He started keeping rabbits during the lockdown.",
"lg": "Omu ku batabani be yaliko ku mukolo."
} | {
"en": "They restricted access to the laboratory.",
"lg": "Onduparaka tekubwangako mu kisaawe kya Green Light."
} | {
"en": "The president has appeared more than twenty times on television.",
"lg": "Olunaku lwa byafaayo eri abantu b'omulembe guno."
} |
{
"en": "One of his sons was at the function.",
"lg": "Uganda kati erina ssaabalamuzi omuggya."
} | {
"en": "Onduparaka is unbeaten at the Green Light Stadium.",
"lg": "Yasibibwa lwa bubbi."
} | {
"en": "Killers use motorcycles as a transport mean to gun down people.",
"lg": "Pulezidenti abadde ku terefayina emirundi egisukka amakumi abiri."
} |
{
"en": "Uganda now has a new chief justice.",
"lg": "Abalimi baawabulwa ku bika by'ebigimusa eby'okukozesa."
} | {
"en": "He was put in prison for theft.",
"lg": "Talina ssente za kugula mmotoka."
} | {
"en": "What are some of the forest products?",
"lg": "Abatembu bakozesa ppikipiki ng'entambula okukuba abantu amasasi."
} |
{
"en": "Farmers were advised on the types of fertilizers to use.",
"lg": "Wasigaddeyo emizannyo mwenda empaka z'ensero mu ggwanga zikomekkerezebwe."
} | {
"en": "She does not have the money to buy a car.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "nan",
"lg": "Biki ebimu ebiva mu bibira?"
} |
{
"en": "There are nine games left for the national basketball championships to end.",
"lg": "Ensangi zino okulonda kusobola okukolerwa ku mutimbagano."
} | {
"en": "\"As a schoolboy, Emma wanted to be a football player.\"",
"lg": "Oli mmemba wa kibiina kino?"
} | {
"en": "Why are you threatening me?",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "\"These days, voting can be done online.\"",
"lg": "Omuzannyi w'omupiira gw'ebigere teyasobodde kuzannya mu muzannyo gw'ekiro ekiyise olw'obuvune ku kisambi."
} | {
"en": "Are you a member of this club?",
"lg": "Alipoota eno yafulumizibwa mu Ddesemba w'omwaka oguwedde."
} | {
"en": "To resolve this conflict both leaders have to meet.",
"lg": "Lwaki ontiisatiisa?"
} |
{
"en": "The footballer could not play in last night's match because of a hip injury.",
"lg": "Yajulira mu kkooti ensukkulumu ateebwe ku kakalu ka kkooti."
} | {
"en": "This report was released last year in December.",
"lg": "Bazadde bange bantu bakozi nnyo."
} | {
"en": "Do you think it is wise for a doctor to start up a private clinic?",
"lg": "Okumalawo akakuubagano kano abakulembeze bombi balina okusisinkana."
} |
{
"en": "He appealed to the Supreme Court to be given bail.",
"lg": "Maama yamugamba ka swiiti akamu akawe bannyina."
} | {
"en": "My parents are very hardworking people.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "He promised to stop drinking alcohol.",
"lg": "Olowooza kya magezi omusawo okutandikawo eddwaliro ly'obwannannyini?"
} |
{
"en": "Mother told him to give one sweet to his sisters.",
"lg": "Taata wange talwalangako mu bulamu bwe."
} | {
"en": "The coronavirus patient made contact with at least ten people yesterday.",
"lg": "Okunywa omwenge omungi kwasajjula endwadde ye ey'ekibumba."
} | {
"en": "A trophy was awarded to the best performing member.",
"lg": "Yasuubiza okukomya okunywa omwenge."
} |
{
"en": "My father has never been sick in his life.",
"lg": "Kiki ekituuka ku muntu bw'amenya kuntulakita?"
} | {
"en": "Drinking a lot of alcohol worsened his liver disease.",
"lg": "Gavumenti erongoosezza ebyentambula."
} | {
"en": "The organizations may be involved in illegal activities.",
"lg": "Ekikopo kyaweereddwa omuntu eyasinze."
} |
{
"en": "What happens to the person who breaches a contract?",
"lg": "Poliisi ejja kukuuma emirembe n'obutebenkevu mu kiseera ky'okulonda."
} | {
"en": "The government has improved the transport sector.",
"lg": "Abantu bagyayo yingini ezikuba amazzi ku kkolero ly'amasannyalaze."
} | {
"en": "\"In some parts of the country, the electoral materials arrived late at the polling station.\"",
"lg": "Ebitongole biyinza okuba nga byenyigira mu bikolwa ebimenya amateeka."
} |
{
"en": "The police will maintain law and order during the elections.",
"lg": "Kyagambibwa nti okulonda kwa bonna okwakaggwa kwali kwa mazima na bwenkanya."
} | {
"en": "People removed turbines from the power station.",
"lg": "Baali tebakyasobola kweyisa kigagga omulimu gwe nga guweddewo."
} | {
"en": "It may show an oil change to be performed at five thousand miles.",
"lg": "\"Mu bitundu ebimu eby'eggwanga, ebikozesebwa mu kulonda byatuuka kikeerezi ku bifo ewalonderwa.\""
} |
{
"en": "It was concluded that the recent general elections were free and fair.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "When she lost her job they could no longer sustain their expensive lifestyle.",
"lg": "Baagendedde mu bbaasi okulambula e Nairobi."
} | {
"en": "He needs a lot of money for his education.",
"lg": "Kiyinza okulaga nti woyiro alina kukyusibwa buli luvannyuma lwa mayiro nkumi ttaano."
} |
{
"en": "The landlord chased him out of the house because he had failed to pay rent.",
"lg": "Abalina obulemu balina okufiibwako mu kukola enteekateeka z'enkulaakulana."
} | {
"en": "They traveled to Nairobi for a tour by bus.",
"lg": "Nnyina yali ategese emmere abagenyi gye baayagala."
} | {
"en": "Cultural sites should be protected from foreign investors.",
"lg": "Yeetaaga ssente mpitirivu nnyo ez'okumusomesa."
} |
{
"en": "The disabled should be considered while making development plans.",
"lg": "Bannayuganda bakyali bulungi okuva ku kubalukawo kw'akawuka ka ebola."
} | {
"en": "Her mother had prepared the food that the visitors liked.",
"lg": "Ekikolwa kye kintu ekiba kituuseewo."
} | {
"en": "Parents should encourage their children to stay in school.",
"lg": "Ebifo byobuwangwa biteekeddwa okukuumibwa okuva ku bamusigansimbi."
} |
{
"en": "Ugandans are still safe from the ebola virus outbreak",
"lg": "Omwaka gulimu emyezi emeka?"
} | {
"en": "An incident is something that has occurred.",
"lg": "Abantu balowooza nti omuli w'enguzi abba mu bo."
} | {
"en": "The cock was tied up on the tree.",
"lg": "Abazadde basaanidde okukubiriza abaana baabwe okusigala ku ssomero."
} |
{
"en": "How many months are in a year?",
"lg": "Maama agenda mu ddwaliro kukeberebwa bulwadde."
} | {
"en": "People think the corrupt steal for them.",
"lg": "Enkuyege ento zaazimba ekiswa."
} | {
"en": "She felt ashamed to study in the same class with her young brother.",
"lg": "Sseggwanga baagisidde ku muti."
} |
{
"en": "My mother is going for a medical checkup at the hospital.",
"lg": "Mu buli mwaka gw'eby'ensimbi eby'obulimi tebiteekebwamu ssente zemala"
} | {
"en": "The little ants built the anthill.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "We found a big padlock at the gate.",
"lg": "Yawulira aswala okusomera mu kibiina ky'ekimu ne muto we."
} |
{
"en": "A relative amount of funds is allocated to the agricultural sector every financial year.",
"lg": "Badayirekita bajja kuba n'olukungaana enkya balabe obanga kampuni ekola bulungi nga bw'esuubirwa."
} | {
"en": "He is talented at both singing and dancing.",
"lg": "Obuwebwa bw'abaana bulina okukuumibwa."
} | {
"en": "That is the cave that we hid in.",
"lg": "Twasanga ekkuffulu ennene ku wankaaki."
} |
{
"en": "The directors will have a meeting tomorrow to determine if the company is performing as expected.",
"lg": "Ebimera ebisinga obungi n'omuddo bitera kuba bya kiragala."
} | {
"en": "Children's rights should be protected.",
"lg": "Akola mu kitongole Ekikulaakulanya Ebisomesebwa."
} | {
"en": "It is a source of income to the farmers who sell tobacco leaves.",
"lg": "Eyo y'empuku gye twekwekamu."
} |
{
"en": "Most plants and vegetation are usually green in color.",
"lg": "Abavuzi ba booda booda basobola akuba ab'omugaso mu kaweefube w'enkozesa y'enguudo ennungi kubanga batuuka buli wamu."
} | {
"en": "She works at Curriculum Development.",
"lg": "nan"
} | {
"en": "The photographer delivered the wedding pictures this morning.",
"lg": "Nsibuko ya nyingiza eri abalimi abatunda ebikooka bya taaba."
} |
{
"en": "Bodaboda operators can be helpful in road safety campaigns since they are mobile",
"lg": "Disitulikiti erina okussaawo embeera ennungi okusobozesa okusoma okugenda mu maaso."
} | {
"en": "Money is a key to very many things.",
"lg": "Engoye zonna za njawulo."
} | {
"en": "We stay in a two-roomed house.",
"lg": "Omukubi w'ebifaananyi yazzizza ebifaananyi by'embaga enkya ya leero."
} |
{
"en": "The district must create a conducive environment for learning to take place.",
"lg": "Abantu abafiirwa ettaka mu nkola ey'okugaziya enguudo baliyirirwa."
} | {
"en": "All the outfits are unique.",
"lg": "Eyatayimu amussa ku layini gy'aba ayagala okukozesa."
} | {
"en": "Majority of the youths in Uganda are unemployed.",
"lg": "Tubeera mu nnyumba ya bisenge bibiri."
} |
{
"en": "People who lose land in the process of expanding roads are always compensated.",
"lg": "Ensi yange eri mu kaweefube wa kussaawo kampuni ezikola ebintu ebigulibwa mu nsi ez'ebweru ekendeeze ku muwendo gw'ebintu ebigulibwa okuva mu nsi ez'ebweru."
} | {
"en": "She only loads airtime on the line she wants to use at a particular time.",
"lg": "Okwogera kwe kwabadde kunyuvu."
} | {
"en": "There have been many cases of fraud in that organization.",
"lg": "Abavubuka abasinga obungi mu Uganda tebalina mirimu."
} |
{
"en": "My country is working towards establishing companies that produce imported goods so as to reduce its imports.",
"lg": "Njagala okukuba ebifaananyi nga nkozesa kkamera yange."
} | {
"en": "His speech was very interesting.",
"lg": "Omusawo omulogo yamusaba aleete ssaddaaka."
} | {
"en": "He bought a new pair of shoes when he was going to school.",
"lg": "Wabaddewo obulyake bungi mu kibiina ekyo."
} |
{
"en": "I like taking pictures using my camera.",
"lg": "Ekyesuubo kimusuuba nga kimuzza mu maaso n'emmabega."
} | {
"en": "The witch doctor asked her to bring a sacrifice.",
"lg": "Kijja kitya nti mutabani wange tannadda waka?"
} | {
"en": "What are your intentions?",
"lg": "Yaguze omugogo gw'engatto empya ng'agenda ku ssomero."
} |
{
"en": "The swing takes her forward and backward.",
"lg": "Nkole ntya okulaba nga omwana wange yeebaka n'atasisimuka mu kiro?"
} | {
"en": "How come my son has not yet returned home?",
"lg": "Gavumenti yayisa okulambikibwa ku ngeri emirimu gy'ekibira gye girina okukolebwamu."
} | {
"en": "We must be careful when lighting fires.",
"lg": "Olina bigendererwa ki?"
} |
{
"en": "How can I get my baby to sleep through the night?",
"lg": "Abantu abatali bayigirize be basinga okulya enguzi."
} | {
"en": "The government issued guidelines on how forestry activities should be carried out.",
"lg": "Gavumenti egenderera okulongoosa obulamu bwa banoonyiboobubudamu."
} | {
"en": "\"After an accident, some people die before reaching the hospital.\"",
"lg": "Tulina okubeera abeegendereza nga tukoleeza omuliro."
} |
{
"en": "Bribes are received mostly by uneducated people.",
"lg": "Abantu basobodde okwewola ssente okuva mu bibiina byabwe eby'obwegassi."
} | {
"en": "The government aims at improving the livelihoods of refugees.",
"lg": "Musawo wa bisolo."
} | {
"en": "Sometimes political parties face internal conflicts.",
"lg": "Oluvannyuma lw'akabenje abantu abamu bafa nga tebannatuusibwa mu ddwaliro."
} |
{
"en": "People have been able to access loans from their cooperatives.",
"lg": "Muganda wange yasiibulwa okuva mu ddwaliro oluvannyuma lw'okuzaala omwana we."
} | {
"en": "He is a veterinary doctor.",
"lg": "Abaana batera okuggyibwa ku mabeere ku myezi mukaaga."
} | {
"en": "He was stationed in the neighboring country.",
"lg": "Olumu ebibiina by'obufuzi bifuna obukuubagano munda mu byo."
} |
{
"en": "My sister was discharged from the hospital after delivering her baby.",
"lg": "Twawandiika ebiragiro bya kasitooma."
} | {
"en": "Children are usually weaned at six months.",
"lg": "\"Poliisi bwe yali emugoba, yasalawo okugwa mu nnyanja.\""
} | {
"en": "Drinking alcohol is dangerous for your health.",
"lg": "Abadde mu nsi ey'oku muliraano."
} |
{
"en": "We wrote down the client's instructions.",
"lg": "Abazannyi b'emizannyo bonna abakiikirira eggwanga bajja kufuna omusaala gw'omwezi."
} | {
"en": "\"When the police were chasing him, he decided to dive into the lake.\"",
"lg": "Kampuni eyo ye yakola eddagala eryo."
} | {
"en": "Some of the big shops in the city are owned by women.",
"lg": "Okunywa omwenge kya mutawaana eri obulamu bwo."
} |
{
"en": "All sports players who represent the country will receive monthly salaries.",
"lg": "Ndowooza teweetaaga bisaanyizo byonna okufuuka munnakatemba."
} | {
"en": "The company made the vaccine.",
"lg": "Eggye lyetegekera lutalo."
} | {
"en": "The coronavirus situation gets worse day by day.",
"lg": "Agamu ku madduka agasinga obuneene mu kibuga ga bakyala."
} |
{
"en": "I think you do not need any qualifications to become a comedian.",
"lg": "Uganda eri mu kaweefube mu ggwanga lyonna ow'okugema olunkusense-Kikutiya."
} | {
"en": "The army is preparing for war.",
"lg": "Ye yafunye omugabo gw'ennyama ogusinga obunene."
} | {
"en": "Most students are taught more theory than practicals.",
"lg": "Embeera y'akawuka akaleeta kolona yeeyongera kwonooneka buli lukya."
} |
{
"en": "Uganda is conducting a nationwide Measles-Ruberla Campaign.",
"lg": "Ebyokwerinda binywezeddwa."
} | {
"en": "He had the biggest portion of the meat",
"lg": "Poliisi ekwata abakozi b'ebikolobero."
} | {
"en": "That political party is not known in the district.",
"lg": "Abayizi abasinga obungi basomesebwa bya kukusula okusinga oby'okuteeka mu nkola."
} |
{
"en": "The security forces have been strengthened.",
"lg": "Abantu b'e Moyo bawadde abanoonyiboobubudamu engoye."
} | {
"en": "The police arrests wrongdoers.",
"lg": "Ofuuse kitundu ku nzimba y'obuyinza."
} | {
"en": "nan",
"lg": "Ekibiina ky'ebyobufuzi ekyo tekimanyiddwa mu disitulikiti ."
} |
{
"en": "Moyo people donated clothes to the refugees.",
"lg": "\"Ebibiina byonna ebyewandiisa byenyigiramu, ka kibe nti birina abakiise mu paliyamenti oba nedda.\""
} | {
"en": "You have become part and parcel of the power structure.",
"lg": "Emmere enfumbe gikuumenga nga mbikkeko."
} | {
"en": "The statements he made during the court session were conflicting.",
"lg": "nan"
} |
{
"en": "\"All registered parties, with or without representation in parliament, participate.\"",
"lg": "Buvunaanyizibwa bwo okuloopa ku poliisi."
} | {
"en": "Always keep cooked food covered.",
"lg": "Enjuyi zonna zeepimye obuzito bwazo."
} | {
"en": "There are over thirty people in the choir.",
"lg": "Bye yayogedde mu lutuula lwa kkooti by'abadde bikontana."
} |
{
"en": "It is your responsibility to report to the police.",
"lg": "Ebitongole by'ebyokwerinda bitandise okunoonyereza ku musango gw'obutemu."
} | {
"en": "All the parties have weighed themselves.",
"lg": "Enguudo z'e Mbale zaali teziyitikamu olw'entuumo z'ettaka ezaatekebwamu abakozi baalwo."
} | {
"en": "A good number of residents came for this test.",
"lg": "Mu kwaaya mulimu abantu abasukka mu amakumi asatu."
} |
{
"en": "Security forces have started investigating on the mudder case.",
"lg": "Nkooye okugenda mu woofiisi buli lwa Mande."
} | {
"en": "Mbale roads were unusable because of soil heaps dumped by the contractor.",
"lg": "Yasobola okuyita ebigezo bye eby'ekibiina ekyomusanvu newankubadde nga yali mulwadde."
} | {
"en": "He requested to raise the perimeter wall for security reasons.",
"lg": "Omuwendo gw'abatuuze oguwerako gwazze okukeberebwa."
} |
{
"en": "I'm tired of going to the office every Monday.",
"lg": "Taata bulijjo akomawo ekka ng'akooye nnyo."
} | {
"en": "He was able to pass his primary leaving examinations though he was sick.",
"lg": "Omukulembeze yagamba nti mu ggwanga mulimu obukenuzi bungi."
} | {
"en": "Tourism is a source of employment for the people.",
"lg": "Yabasaba bawanvuye ku kikomera olw'ensonga z'ebyokwerinda."
} |
{
"en": "My father always returns home when he is very tired.",
"lg": "\"Abayizi abamu bakwata mangu, ate abalala bakwata mpola.\""
} | {
"en": "The leader said that there is a lot of corruption in the country.",
"lg": "Yazaala mwana omulenzi."
} | {
"en": "He doesn't know how to swim.",
"lg": "Ebyobulambuzi biwa abantu emirimu."
} |
{
"en": "\"Some learners are fast learners, while others are slow learners.\"",
"lg": "Kya bulijjo abantu okuwulira nga beerinako obwagazi."
} | {
"en": "She gave birth to a baby boy.",
"lg": "Lwaki bannabyabufuzi basibibwa?"
} | {
"en": "Elephants are peaceful animals.",
"lg": "Tamanyi kuwuga."
} |
{
"en": "It is normal for people to have feelings toward each other.",
"lg": "Basabibwa okubeera abakiikirizi be by'emizannyo."
} | {
"en": "Why were the politicians arrested?",
"lg": "Yeegomba obulungi bwe."
} | {
"en": "What was happening at your house last night?",
"lg": "Enjovu nsolo za ddembe."
} |
{
"en": "They were urged to be ambassadors of the sport.",
"lg": "Taata wo akola kyonna ekisoboka okukusanyusa."
} | {
"en": "He admires her beauty.",
"lg": "Tujja kubaleetera ebirala ebikwata ku muwandiisi."
} | {
"en": "People should go for vaccination programs.",
"lg": "Kiki ekyabadde kiri ewuwo ekiro kya jjo?"
} |
{
"en": "Your father is doing the best he can to make you happy.",
"lg": "\"Mu kiseera ekyo, Pulezidenti Museveni yali mu mwaka gwa kkumi n'esatu mu buyiza.\""
} | {
"en": "We shall bring you more details about the secretary.",
"lg": "Enju y'omusumba eri mu kuzimbibwa."
} | {
"en": "When shall the Uganda premier league take place?",
"lg": "Abantu balina okugenda ku nteekateeka z'okugema endwadde."
} |
{
"en": "By then President Museveni was in his thirteenth year in power.",
"lg": "Disitulikiti ebbiri ziri mu kulwanagana okutakoma olw'engabanya y'obuyambi."
} | {
"en": "The pastor's house is under construction.",
"lg": "Baatemye emiti mingi nnyo."
} | {
"en": "The speaker's office and the presidents' office execute different roles.",
"lg": "Empaka z'ekikopo ekisookerwako mu Uganda zinaabaawo ddi?"
} |
{
"en": "The two districts have endless fights due to funds distribution.",
"lg": "Ekitongole kyasindika abajjanjabi okutwalira abalwadde abamu eddagala lya kookolo."
} | {
"en": "They cut down a lot of trees.",
"lg": "Ensozi ezisaanuuka ziyiwa olutabu."
} | {
"en": "People celebrate Christmas and the new year in different ways.",
"lg": "Woofiisi y'omukubiriza w'olukiiko n'eya pulezidenti zikola emirimu gya njawulo."
} |
{
"en": "The organization sent nurses to deliver cancer drugs to some patients.",
"lg": "Yatukulembera mu kusaba nga tetunnalya mmere."
} | {
"en": "Erupted volcanic mountains pour out magma.",
"lg": "\"Okwongereza ku musaala gw'omwezi, abakozi ba gavumenti bafuna ensimbi ezibatambuza mu mirimu gy'obuliwo.\""
} | {
"en": "The soldier declared himself the leader of the army.",
"lg": "Abantu bagaguza ssekukkulu n'olusookoomwaka mu ngeri ez'enjawulo."
} |
{
"en": "He led us in prayer before we had dinner.",
"lg": "Waliyo abatunzi b'ennyaanya banji mu katale k'emmere."
} | {
"en": "\"On addition to monthly salary, government workers usually get allowances.\"",
"lg": "nan"
} | {
"en": "She died of a heart attack.",
"lg": "Omujaasi yeerangirira ng'omukulu w'amagye."
} |
{
"en": "There very many tomato sellers in the food market.",
"lg": "Yalongoosebwa omutima okumala essaawa ssatu."
} | {
"en": "He was the thirty-second king of our kingdom.",
"lg": "Amagye gaateekeddwa ku nsalo okukomya okuyingira mu bumenyi bw'amateeka."
} | {
"en": "As we were running we stopped somewhere to catch some breath.",
"lg": "Yafa kirwadde kya mutima."
} |
{
"en": "He under went a three-hour heart operation.",
"lg": "Abasirikale bajja kununula emmundu eri mu bumenyi bw'amateeka."
} | {
"en": "The army was deployed at the border to stop illegal crossing.",
"lg": "Enjuki zivaamu omubisi n'envumbo."
} | {
"en": "A book was written about the journalist's life in France.",
"lg": "Bwe twali tudduka twayimirirako awantu tufune obussizo."
} |
{
"en": "Officers will retrieve the illegal guns.",
"lg": "Lwaki emmotoka ezitambuza abalwadde zituuka kikeerezi?"
} | {
"en": "Bees produce honey and wax.",
"lg": "Okukola obubi kuva ku butabaawo kw'abasomesa."
} | {
"en": "I was born at a nearby hospital.",
"lg": "Ekitabo kyawandiikibwa ku bulamu bwa munnamawulire mu Bufransa."
} |