Path
stringlengths 7
45
| Key
int64 1
5k
| Speaker
stringlengths 1
36
| Transcription
stringlengths 7
138
|
---|---|---|---|
3753/9335198a-e5e3-4163-9607-4cb414689840.wav | 3,753 | 9335198a-e5e3-4163-9607-4cb414689840 | Osoma bbayibuli? |
458/5.wav | 458 | 5 | Okwewala okugenda mu kkooti omuntu yeetaaga okwewala okuzza emisango. |
1766/65.wav | 1,766 | 65 | Olukiiko olw'oku ntikko oluggya olw'eddwaliro ekkulu e Soroti lulayiziddwa. |
3037/cbe3a1c6-2763-47ae-90c1-b85558f47219.wav | 3,037 | cbe3a1c6-2763-47ae-90c1-b85558f47219 | Omwoyo gwe guwummule mirembe. |
1797/33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2.wav | 1,797 | 33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2 | Omuntu asobola okugenda mu buwanganguse ng'akakiddwa oba nga yeeyagalidde. |
3997/ea40f2f5-82ef-401e-8a52-8ffeb12eccd1.wav | 3,997 | ea40f2f5-82ef-401e-8a52-8ffeb12eccd1 | Kkoosi y'obubalirirzi bw'ebitabo ya mmeka ku ssettendekero? |
4975/64.wav | 4,975 | 64 | Ttiimu nazo ziuna abazannyi abalungi okuva mu mpaka z'eggwanga ez'amasomero. |
335/5.wav | 335 | 5 | Abantu balina okumanyisibwa ku miganyulo gy'okusoma. |
3217/854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9.wav | 3,217 | 854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9 | Osiza omukono ku ndagaano yo ey'omulimu? |
4581/d52b221c-6c0a-486b-bb51-e09bd327cfba.wav | 4,581 | d52b221c-6c0a-486b-bb51-e09bd327cfba | Ekitongole ky'amakomera kyafaayo ku biragiro by'omukulembeze w'eggwanga. |
2691/7c4f520e-1c1a-4fe0-912c-4d986dd6a239.wav | 2,691 | 7c4f520e-1c1a-4fe0-912c-4d986dd6a239 | Abakulembeze ab'enkizo balina okuba nga balengerera wala era nga bankulaakulana. |
1333/900c0fac-2b2c-4813-b952-84dbddb87bb7.wav | 1,333 | 900c0fac-2b2c-4813-b952-84dbddb87bb7 | Abanoonyiboobubudamu abamu bantu balungi. |
2545/28a499bd-12a1-4b51-a17c-3cb65fb801ad.wav | 2,545 | 28a499bd-12a1-4b51-a17c-3cb65fb801ad | Obusumba bukulirwa mwepisikoopi. |
2687/7c4f520e-1c1a-4fe0-912c-4d986dd6a239.wav | 2,687 | 7c4f520e-1c1a-4fe0-912c-4d986dd6a239 | Okuyita mu kulonda, tulonda abantu abalungi oba ababi mu bifo by'obuyinza. |
841/f43f0526-f6d4-4893-834a-9e4410839369.wav | 841 | f43f0526-f6d4-4893-834a-9e4410839369 | Bannange ku mulimu beeteekateeka kugenda mu keediimo. |
379/5.wav | 379 | 5 | Neetaaga okuzza obuggya dulayivingi pamiti yange. |
2717/7c4f520e-1c1a-4fe0-912c-4d986dd6a239.wav | 2,717 | 7c4f520e-1c1a-4fe0-912c-4d986dd6a239 | Buli kusalawo kw'akola kubeera mu kwagala kw'abantu be. |
4940/5bc1b7e1-290c-43e8-ad2b-5e439cc70b03.wav | 4,940 | 5bc1b7e1-290c-43e8-ad2b-5e439cc70b03 | Abazadde balina okukakasa nti abaana bakola emirimu egibaweebwa okukolera awaka buli lunaku. |
2188/50ba8ce0-dbac-4f7c-aaae-d1f070db45c1.wav | 2,188 | 50ba8ce0-dbac-4f7c-aaae-d1f070db45c1 | Yalina obwagazi bw'okukiikirira abantu mu kintu gy'ava. |
22/53.wav | 22 | 53 | Minisitule ewadde abalimi amagezi ku nsimba ya muwogo. |
3508/dc1dbb0f-ced2-4edf-8b9c-39341c81afdf.wav | 3,508 | dc1dbb0f-ced2-4edf-8b9c-39341c81afdf | Wajja kubaawo okukebera omusaayi okw'obwereere ku lunaku olwo. |
3211/cbe3a1c6-2763-47ae-90c1-b85558f47219.wav | 3,211 | cbe3a1c6-2763-47ae-90c1-b85558f47219 | Okunywa omwenge omungi okumala ebbanga eddene kusobola okukuviirako obulabe ku mubiri ne ku bwongo. |
3532/dc1dbb0f-ced2-4edf-8b9c-39341c81afdf.wav | 3,532 | dc1dbb0f-ced2-4edf-8b9c-39341c81afdf | Ttiimu ya proline y'emu ku ttiimu ezisinga mu Uganda. |
4447/d52b221c-6c0a-486b-bb51-e09bd327cfba.wav | 4,447 | d52b221c-6c0a-486b-bb51-e09bd327cfba | Sanitayiza ezikolebwa mu mazzi n'omwenge zikozesebwa mu kuziyiza akawuka ka kolona. |
4931/64.wav | 4,931 | 64 | Ebbula ly'abasomesa abatendeke abamala mu disitulikiti kireetera okukola obubi. |
276/d283099f-e0a3-475c-abce-c76d010d28cd.wav | 276 | d283099f-e0a3-475c-abce-c76d010d28cd | Eddwaliro litutte bazadde b'omwana ku poliisi kubanga baalemereddwa okusasulira okulongoosebwa. |
276/5.wav | 276 | 5 | Eddwaliro litutte bazadde b'omwana ku poliisi kubanga baalemereddwa okusasulira okulongoosebwa. |
2979/7c4effed-a065-453e-99d5-4d77f8df9da9.wav | 2,979 | 7c4effed-a065-453e-99d5-4d77f8df9da9 | Abasawo ne ba kiyambi baabwe bateekamu nnyo okukakasa nti abantu bajjanjabwa era bawona |
1729/33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2.wav | 1,729 | 33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2 | Kkolera asobola okusaasaana mangu nnyo mu kitundu |
4794/11.wav | 4,794 | 11 | Ekibiina ky'ebyobufuzi ekipya kitongozeddwa. |
2876/6f09d7b2-6074-49e5-a0c8-a1c212cdc85e.wav | 2,876 | 6f09d7b2-6074-49e5-a0c8-a1c212cdc85e | Omuntu yenna atayambala kakookolo ali mu katyabaga k'okukwatibwa akawuka ka kolona. |
1761/33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2.wav | 1,761 | 33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2 | Ppamba w'ekikyala akolebwa mu bisigalira by'ebikajjo wano mu Uganda. |
1217/900c0fac-2b2c-4813-b952-84dbddb87bb7.wav | 1,217 | 900c0fac-2b2c-4813-b952-84dbddb87bb7 | Ka tusuubire nti bakkiriziganya ku byetaagisa. |
2429/28a499bd-12a1-4b51-a17c-3cb65fb801ad.wav | 2,429 | 28a499bd-12a1-4b51-a17c-3cb65fb801ad | Yakola buli kimu ekisoboka okuwangula mu muluka ggwe. |
130/d283099f-e0a3-475c-abce-c76d010d28cd.wav | 130 | d283099f-e0a3-475c-abce-c76d010d28cd | Ebyenfuna bya Uganda bijja kukula bw'enaatandika okusima amafuta gaayo mu bugwanjuba bwa Uganda. |
130/5.wav | 130 | 5 | Ebyenfuna bya Uganda bijja kukula bw'enaatandika okusima amafuta gaayo mu bugwanjuba bwa Uganda. |
3613/81.wav | 3,613 | 81 | Abakungu ba poliisi basobola okuwerebwa ku mulimu. |
1077/7.wav | 1,077 | 7 | Ttiimu yaabwe yawangudde empaka z'omupiira gw'ebigere. |
4065/9.wav | 4,065 | 9 | Kifuuse kizibu okujjanjaba abalwadde. |
2014/50ba8ce0-dbac-4f7c-aaae-d1f070db45c1.wav | 2,014 | 50ba8ce0-dbac-4f7c-aaae-d1f070db45c1 | Waliwo alipoota ku buli bw'enguzi obungi mu gavumenti z'ebitundu |
1748/33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2.wav | 1,748 | 33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2 | Waliwo olusirika olulala olw'abakugu mu byobulamu. |
4843/5bc1b7e1-290c-43e8-ad2b-5e439cc70b03.wav | 4,843 | 5bc1b7e1-290c-43e8-ad2b-5e439cc70b03 | Waliyo olukiiko enkya olw'okutema empenda z'okuzza amasannyalaze mu kitundu. |
103/d283099f-e0a3-475c-abce-c76d010d28cd.wav | 103 | d283099f-e0a3-475c-abce-c76d010d28cd | Waliwo emikisa mingi egy'okusiga ensimbi mu bintu ebiyamba abantu ba bulijjo. |
103/5.wav | 103 | 5 | Waliwo emikisa mingi egy'okusiga ensimbi mu bintu ebiyamba abantu ba bulijjo. |
1659/33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2.wav | 1,659 | 33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2 | Emmere okukola obutwa kye ki? |
1999/8.wav | 1,999 | 8 | Beetabizzaamu abalimi okubayamba okuyiga ddi lwe balina okufuuyira. |
1699/65.wav | 1,699 | 65 | Abantu balina okukubirizibwa okwenyigira mu byobulamu. |
588/5.wav | 588 | 5 | Emisango gizzibwa bantu. |
3647/9335198a-e5e3-4163-9607-4cb414689840.wav | 3,647 | 9335198a-e5e3-4163-9607-4cb414689840 | Gavumenti evvudeyo ne pulogulaamu okuyamba abavubuka. |
601/3e4a00e4-f3b3-4bee-b903-bce6912ac577.wav | 601 | 3e4a00e4-f3b3-4bee-b903-bce6912ac577 | Tangira endwadde nga bukyali okwewala ebinaddirira oluvannyuma. |
601/d718d288-1ee2-45a2-b6c5-531afe097a27.wav | 601 | d718d288-1ee2-45a2-b6c5-531afe097a27 | Tangira endwadde nga bukyali okwewala ebinaddirira oluvannyuma. |
601/059ee74e-98e5-4203-b501-3b2dacff2adf.wav | 601 | 059ee74e-98e5-4203-b501-3b2dacff2adf | Tangira endwadde nga bukyali okwewala ebinaddirira oluvannyuma. |
2145/50ba8ce0-dbac-4f7c-aaae-d1f070db45c1.wav | 2,145 | 50ba8ce0-dbac-4f7c-aaae-d1f070db45c1 | Abantu bajja kuba basobola okutandikawo n'okwenyigira mu busuubuzi. |
513/5.wav | 513 | 5 | Amateeka gateekeddwawo okwewala obufere n'emisango egiringa egyo. |
2093/50ba8ce0-dbac-4f7c-aaae-d1f070db45c1.wav | 2,093 | 50ba8ce0-dbac-4f7c-aaae-d1f070db45c1 | Ensimbi za disitulikiti zisobola okuteekebwa ku pulojekiti z'ebyenfuna ezigenderera okumalawo obwavu. |
3036/cbe3a1c6-2763-47ae-90c1-b85558f47219.wav | 3,036 | cbe3a1c6-2763-47ae-90c1-b85558f47219 | Omusawo yali yalwala omusujja. |
1390/900c0fac-2b2c-4813-b952-84dbddb87bb7.wav | 1,390 | 900c0fac-2b2c-4813-b952-84dbddb87bb7 | Kakola bulungi era kazza mangu obubaka. |
3388/854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9.wav | 3,388 | 854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9 | Abazadde basiimu nnyo olw'obuyambi okuva mu kitongole obuwereddwa abaana. |
3223/fef8f3c4-ba54-4720-90a7-c0fa283b33e9.wav | 3,223 | fef8f3c4-ba54-4720-90a7-c0fa283b33e9 | Ekitundu kino kirimu abantu bangi. |
1942/8.wav | 1,942 | 8 | Obuzibu obw'amaanyi mu kuzaala busobola okweyongera singa omukyala w'olubuto afuna obulwadde bwa Kikutiya |
2401/fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e.wav | 2,401 | fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e | Bakuuma abantu n'ebintu byabwe. |
2205/50ba8ce0-dbac-4f7c-aaae-d1f070db45c1.wav | 2,205 | 50ba8ce0-dbac-4f7c-aaae-d1f070db45c1 | Bwe tubeera mu mirimu gy'obusuubuzi tuyina okuwangana ekitiibwa. |
3075/cbe3a1c6-2763-47ae-90c1-b85558f47219.wav | 3,075 | cbe3a1c6-2763-47ae-90c1-b85558f47219 | Omukulu wa ba kadhi ayina ebisaanizo by'omukulembeze omulungi. |
4868/5bc1b7e1-290c-43e8-ad2b-5e439cc70b03.wav | 4,868 | 5bc1b7e1-290c-43e8-ad2b-5e439cc70b03 | Emmotoka ezitambuza abalwadde zaaweereddwa malwaliro ag'enjawulo mu disitulikiti. |
3277/854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9.wav | 3,277 | 854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9 | Ani anakuba akanya? |
3357/854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9.wav | 3,357 | 854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9 | Walwo okweyongera kw'omuwendo gw'envubu enjeru. |
2944/6f09d7b2-6074-49e5-a0c8-a1c212cdc85e.wav | 2,944 | 6f09d7b2-6074-49e5-a0c8-a1c212cdc85e | Si buli omu nti musanyufu ku nsala ya kkooti |
3489/dc1dbb0f-ced2-4edf-8b9c-39341c81afdf.wav | 3,489 | dc1dbb0f-ced2-4edf-8b9c-39341c81afdf | Wateekeddwa okubaawo embalirira ennungi ku ssente za pulojekiti. |
3686/9335198a-e5e3-4163-9607-4cb414689840.wav | 3,686 | 9335198a-e5e3-4163-9607-4cb414689840 | Abapoliisi abasinga babeera mu nkambi. |
4472/d52b221c-6c0a-486b-bb51-e09bd327cfba.wav | 4,472 | d52b221c-6c0a-486b-bb51-e09bd327cfba | Amawuggwe gatuyamba mu kussa. |
2668/7c4f520e-1c1a-4fe0-912c-4d986dd6a239.wav | 2,668 | 7c4f520e-1c1a-4fe0-912c-4d986dd6a239 | Abakulembeze b'ekkanisa balina okukwatirako ku bakulisitaayo baabwe ne wabweru w'ekkanisa. |
2742/7c4f520e-1c1a-4fe0-912c-4d986dd6a239.wav | 2,742 | 7c4f520e-1c1a-4fe0-912c-4d986dd6a239 | Tekinologiya ateekawo ebigobererwa mu byentambula. |
2408/fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e.wav | 2,408 | fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e | Waliwo ebitundu ebiwagirira ddala obufumbo buno. |
4091/9.wav | 4,091 | 9 | Ekizimbe ky'eddwaliro kidabiriziddwa. |
4679/11.wav | 4,679 | 11 | Binene ki ebikulemye mu bulamu? |
2267/fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e.wav | 2,267 | fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e | Yasiimibwa olw'amaanyi amangi ge yateekamu mu by'ensoma by'essomero. |
3551/dc1dbb0f-ced2-4edf-8b9c-39341c81afdf.wav | 3,551 | dc1dbb0f-ced2-4edf-8b9c-39341c81afdf | Taata waabwe yakola omulimu mu byafaayo by'ebyobufuzi bya Uganda. |
424/5.wav | 424 | 5 | Amateeka ga kkooti agamu tegalina kya manyi kya kukola ku butakkaanya obuliwo. |
4915/5bc1b7e1-290c-43e8-ad2b-5e439cc70b03.wav | 4,915 | 5bc1b7e1-290c-43e8-ad2b-5e439cc70b03 | Amasomero ga gavumenti mu kitundu kyaffe gakola bulungi omwaka oguwedde. |
4421/d52b221c-6c0a-486b-bb51-e09bd327cfba.wav | 4,421 | d52b221c-6c0a-486b-bb51-e09bd327cfba | Funa olukusa okuva mu bannannyini abatuufu. |
2312/fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e.wav | 2,312 | fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e | Amalwaliro gawa obujjanjabi eri buli kika ky'abantu. |
972/f43f0526-f6d4-4893-834a-9e4410839369.wav | 972 | f43f0526-f6d4-4893-834a-9e4410839369 | Abavukuba bangi mu Kampala basazeewo okuyingira ebyobufuzi. |
2802/7c4f520e-1c1a-4fe0-912c-4d986dd6a239.wav | 2,802 | 7c4f520e-1c1a-4fe0-912c-4d986dd6a239 | Entabula z'emmotoka zonna ezitambuza abalwadde zirondoolwa. |
3347/854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9.wav | 3,347 | 854f5e8b-a0ac-4a8e-be03-5b1cdaaeeeb9 | Morocco ly'eggwanga mu Afirika erisinga okukyalibwamu.. |
2270/fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e.wav | 2,270 | fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e | Embuto z'abatiini kusoomoozebwa kunene mu kusoma kw'abawala. |
1494/8c201e60-257a-495c-a705-e3a147d0ac73.wav | 1,494 | 8c201e60-257a-495c-a705-e3a147d0ac73 | Abakungu okuva mu nsi endala lubeerera baanirizibwa. |
443/5.wav | 443 | 5 | Omuwaabi teyali mumativu na nsala ya kkooti. |
2244/fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e.wav | 2,244 | fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e | Olukungaana lwatuuzibwa ne kkampuni z'amafuta mu bukiikakkono bwa Uganda. |
2387/fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e.wav | 2,387 | fbf89609-bd30-42df-9ffc-cb8f9f36670e | Obusobya ku muntu ataneetuuka nagwo musango gwa nnaggomola. |
1743/33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2.wav | 1,743 | 33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2 | Enzikiriziganya eteekeddwako omukono okutumbula enkolagana mu byobulamu. |
675/059ee74e-98e5-4203-b501-3b2dacff2adf.wav | 675 | 059ee74e-98e5-4203-b501-3b2dacff2adf | Abapangisa bayinza obutasasula bulungi bannannyini mayumba olw'ekirwadde bbunansi eky'akawuka ka kolona. |
2448/fe984ad3-6558-4044-8782-9341481bbe80.wav | 2,448 | fe984ad3-6558-4044-8782-9341481bbe80 | Abasomesa nabo basobola okubeera n'amadduuka okwongereza ku nyingiza yabwe. |
1110/7.wav | 1,110 | 7 | Ebyuma ebyaggibwa e Japan byatuyamba okutereeza embeera. |
1042/7.wav | 1,042 | 7 | Kirungi okwongera ku bukugu n'okukulaakulanya ebitone by'omwana omuwala. |
4556/d52b221c-6c0a-486b-bb51-e09bd327cfba.wav | 4,556 | d52b221c-6c0a-486b-bb51-e09bd327cfba | Abantu bajja kukakibwa okugondera ebiragiro bya ssenyiga omukambwe. |
1757/33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2.wav | 1,757 | 33ede100-16b9-49a4-831c-622319a84da2 | Bannayuganda bakubirizibwa okwegatta ku mulanga gw'okugaba omusaayi. |
470/5.wav | 470 | 5 | Uganda kati erina ssaabalamuzi omuggya. |
1078/7.wav | 1,078 | 7 | Abantu ng'abo balina okuweebwa ekitiibwa mu nsi y'omupiira. |
1167/7.wav | 1,167 | 7 | Musawo mulungi era mwenyumirizaamu. |
906/f43f0526-f6d4-4893-834a-9e4410839369.wav | 906 | f43f0526-f6d4-4893-834a-9e4410839369 | N'emmotoka yange empya, nsobola mangu okwewala obulippagano bwonna mu Kampala. |