audio
audioduration (s)
2.53
35
sentence
stringlengths
7
411
language
stringclasses
2 values
omulambo gw'omuntu eyeetuze guyitibwa gutya
lg
batulengeza we tukoze ensobi era ne batatuleka kuwaba ekiseera kyonna
lg
mu misango egyo mwe mwasibuka okukolawo endagaano eyitibwa ey'emisango gy'ebika
lg
omwami we yamukwatira mu nsobi nnyingi
lg
oulanyah agamba nti bakkaanya ne sipiika kadaga ku kisanja ekyaggwa
lg
kasugga linnya lya basajja ab'eddira engeye
lg
omusana buli bwe gwaka mu njuki nga zikambuwala nga zitandika okuluma
lg
ettaka eryo lyaweebwa walulya alitwale wabula teyalituusa busoga
lg
abantu balina okuwandiisa ettaka lyabwe
lg
yasalawo kutandika kusuubula mwanyi
lg
yabadde ayogeraganya n'abayizi mu mawanga ag'enjawulo ku mutimbagano gwa zzuumu
lg
anti oluganda luwandiikibwa nga bwe lwogerwa
lg
omuwendo gw'abantu omunene si gwe gunyumisa omukolo
lg
agenda kufa olw'obutayagala kulimira
lg
gavumenti yawadde emmere n'aw'okusula eri bonna abaakommyewo okuva mu kkalantiini
lg
katikkiro yasiinyizza ku mbeera y'omutanda gy'alimu n'agamba nti enteekateeka z'okumulabirira zigenda bukwakku
lg
emmere kyetaago mu bulamu
lg
omuyiiya ateekwa okwettanira empagirabuyinza kagobansonga alyoke aleme kukaka abayiiyizwa be endowooza ye ku byobuyinza
lg
ekiro olw'atuuka ng'omukadde eyasookanga okwebaka bulijjo teyeebaka
lg
omuzungu azze oba tannajja
lg
okubeera n'essuubi
lg
ebintu omutontomi by'atulaga bajjajjaffe bye baakyawa bikola ki mu kukula kwaffe
lg
abatwalira amateeka mu ngalo baamukuba amayinja okutuusa lwe yafa
lg
ebika by'abantu byonna bikkirizibwa awajjanjabirwa
lg
atamanyi bya kusaaga emmese bw'emusaba ekigwo aleeta muggo
lg
kyokka nga bwe kiri kizibu abantu bonna okumatira
lg
ensonga endala nnyingi ze bawa ze tutasobola kumenya wano kuzimalayo
lg
ekyo kiba kiyitibwa ekizaana
lg
gavumenti yateesaako okuggyawo ettaka lya mmayiro emabegako
lg
abalenzi beegaanye ebibagambibwa nti beenyigidde mu kulwana
lg
omukulembeze omuggya yeyongedde okusuubiza obuwanguzi mu by'omwoyo eby'embeera n'ebyenfuna
lg
eno y'enteekateeka y'okusomesaamu eyesigamiziddwa ku miramwa ng'essira liteekebwa ku kukulaakulanya obumanyi bw'omuyizi
lg
bye baakola mu kwekweka byonna poliisi yabiggyayo n'ebibalaga
lg
aba ayagala azuule essanyu eriri mu kikolwa ekyo eky'okwerooterera
lg
kya kusoomooza eri abaana nga bafiiriddwa bazadde baabwe
lg
abasiraamu bakkiririza mu allah
lg
amaanyi ag'enjawulo gali mu kukolebwa okwongeza embeera z'ebyobulamu okuyita mu kusaasaanya amawulire
lg
bassentebe basobeddwa olwa bannaabwe abatandise okubuzibwawo
lg
essomo ki lye tuyigiramu okuwandiika ebbaluwa
lg
ate laba era bw'obadde tonnangamba kukubuulira linnya lyange
lg
akajiiko ka ccaayi akataliiko mutwe
lg
waliwo abantu nga n'okutuusa kati bakyawandiika vvolongoto
lg
waliwo olusirika olulala olwabakugu mu byobulamu
lg
ekitongole kigenze kiwummuza abaweereza abatatuukiriza kibasuubirwamu
lg
olowooza abawonyeewo bayinza kubaziika ludda wa
lg
ekika ky'embidde ekikula nga kisiiwuukirivu ng'evvu kiyitibwa kivuuvu
lg
emiti egiteekebwa ku mirabba giwe erinnya
lg
wabula okumanya okwo kuteekwa okuba nga kukkirizika era nga kusobola okugezeka
lg
omulenzi mutono nga ensiri
lg
nga tonnafa teweevuma ggwanga
lg
omuliro guno guvudde ku ki
lg
kankubulire ekintu ekitalinva ku mutima
lg
kiteeberezebwa okuba nga yattibwa
lg
enanga agambye nti omuze guno gweyongedde nnyo n'olwkeyo nga kyetaagisa bannanyini motoka okubaako kyebakola
lg
empipi bwe bubi
lg
yaddayo ku loole n'agamba banne nti yali akooye
lg
olabe ggoonya kye zirya ekyeggulo
lg
ekitongole tekijja kuba na nsimbi zimala kusasula bakonzi bonna mulundi gumu
lg
agasseeko nti y'omu ku bantu abalina ebizimbe nga babikozesa wabula nga tebannafuna pamiti zaabyo
lg
ekifo nnyinimu kyatuulamu ng'alya emmere kiyitibwa ateenenya
lg
pulojekiti ejja kuzingiramu ebintu ebigasiza awamu abantu
lg
kiki ekyamugaana okusikira obwakabaka
lg
amayengo g'ekitangaala gatambulira mu bipimo bya njawulo
lg
awo n'akuba n'obugere nga buli mu ngeri ya kwetolooza
lg
lwaki omukyala amenya mu munwe gw'ettooke gw'asooka okuwaata ng'agussa mu lwaliiro
lg
era kino kyekuusaako n'ensonga eyo waggulu nti olw'okutya okungi oyinza okuba nga teweetegerezza bulungi
lg
yasaba mutowe amutwale abeereko naye
lg
olulagala oluteekebwa wansi ng'osimyewo akannya ne bakuteeramu omwenge luyitibwa olusereseto
lg
ow'ekika ky'ennyonyi ennyange bw'aba akuma ekyooto ggombolola alamiriza atya
lg
naye awatali ekyo omuntu aba atuuse okufuuka ekisassalala era ekitagsa
lg
osobola okukiyita omubiri
lg
ennaku zino weetaaga okugulirira omuntu okusobola okufuna omulimu gwa gavumenti
lg
omuvubuka atalina mulimu yayogera ku nkuba n'oluguudo olubi nga ekyomukisa
lg
kigambibwa nti ng'abiri mu musanvu ogwokutano ono yatwalibwa mu kasenge k'abayi wabula nga tasobodde kuvaayo
lg
abakuumaddembe abatulugunya bannamawulire bajja kuvunaanibwa
lg
ki ekireetera okufiirwa mu kubunyisa ebyamaguzi
lg
oluyimba olwo oluvannyuma lwaddibwamu ssempeke ne muyinda
lg
obutiiti kigambo kiwanvu
lg
ebigambo ebikozesebwa binnyonnyolera ddala embeera y'obukambwe era ey'entiisa n'obukyayi
lg
waliwo abazirakisa abalina eddagala lyebabawa nga balibateeka mu kamwa omwo ne balyoka baddamu ak'obuntu
lg
gukoma kubanga ggwe onooba ofuuse kaasa anti ng'oyawukanye ku mugendo
lg
bw'osala embuzi yo obulago n'ogiziika omugwa guba gugituze
lg
omuzannyi bw'afuna kaadi eza kyenvu bbiri olwo ziba zenkanankana kaadi emmyufu emu
lg
okukulembera bugerere kati kufuuse buzibu omubaka nantaba bw'annyonnyodde
lg
ne taata we teyagenda kuvuba
lg
kateregga yatandika okuddukanya pulojekiti ez'enjawulo mu minisitule y'eby'ettaka
lg
emiti giyamba mu kukola enkuba
lg
emmunyeenye ogirengera
lg
mukazi wange nnamubuuza ebintu ebimu wabula nga tanziramu
lg
naye n'emboozi eba tennagwa makerendanaasibula agende
lg
jjangu otuule mu mmotoka eri osobole okumutwalira ebintu bye
lg
kya bbeeyi nnyo okuzimba enguudo zonna mu ssaza
lg
esimbye enkondo ku bibanja ebiri ku ttaka lino
lg
amalwaliro gateekeddwa okuwa obujjanjabi ku nsimbi ensaamusaamu
lg
ogwo guba mukaaku
lg
omu kubaakulembeddemu bannaabwe yategeezezza nti yagula ettaka lino mu nkumi bbiri mu kkumi
lg
nannyondo tadduka wabula amasuka bumasusi
lg
abakinjaaji abamu babeera bakyafu ekisusse
lg
omuziki ogwali ku mukolo gwa pawulo gwali gwa manyi
lg
abayizi bamenyeyo ebintu eby'enjawulo ebitwalibwa okuba nga binyuma
lg