audio
audioduration (s)
2.53
35
sentence
stringlengths
7
411
language
stringclasses
2 values
weemanyiize okuwandiikanga oluganda
lg
abantu abamu bakkiriza ssente entono kibuule ze yali abawa
lg
ekibonerezo ky'obutemu kye ki
lg
okulabula ku nkozesa ya sanitayiza kuba abantu bangi tebamanyi nkozesa yaayo ntuufu
lg
okwaya ky'ekigambo ekirala ekitegeeza okukooza
lg
emyoleso olumu gituusa ku bantu empeereza ey'obwereere
lg
n'alowooza
lg
kabaka abakugu bamusanze mu lubiri lwe e kireka enkya ya leero ku lwookutaano
lg
alyose n'ajja obwedda munnonya
lg
byetaago ki essomero bye lyeetaaga okuva mu bayizi
lg
kirowoozebwa nti ebyobufuzi kazannyo kagyama
lg
okulya kwenkuyege kuyitibwa okuseebaseeba
lg
omukulu w'essomero yasaba abazadde okutwala abaana ku ssomero lye
lg
omwepisikoopi yabadde musanyufu eri abakulembeze b'ekkanisa
lg
olw'endya embi abaana abamu balemererwa okusoma obulungi
lg
poliisi ekwata abazzi b'emisango
lg
abantu bakubirizibwa okusasula emisolo
lg
abantu bangi bakola ebyo bye baasoma ku yunivasite
lg
omuntu ayinza atya okuzuula awava amazzi
lg
abasomesa bateekeddwa okuwa abayizi baabwe ebisomesebwa eby'enjawulo ate mu bungi
lg
kyangu nnyo okusiigibwa obulwadde bwa ssennyiga omukambwe okuva ku mulwadde
lg
mu ngeri y'emu bw'olaba engalo zo nga nkyafu naaba mu ngalo
lg
naaba mu ngalo emirundi mingi nga bw'osobola ng'okozesa amazzi agayiika ne ssabbuuni
lg
tolekanga omwana wo n'omuntu gw'otomanyi
lg
enkola ey'okweyawula ekozesebwa ku bantu ba mirundi esatu
lg
ekitundu kyatadde eddembe ly'abaana mu nkola
lg
ebisolo ebiri mu kusaanawo byetaaga obukuumi okuva mu bantu
lg
omuntu bw'alubirira ekintu akifuna
lg
kyentegeeza mu kino nti bbeeyi y'ettaka erinnya mangu nnyo
lg
ekyo kikuwa kyakulabirako ki
lg
omusomi waffe ow'e makerere yagenze
lg
kampala batono nnyo abajja okufuna obubaka
lg
olw'okuba nina ekyapa tewali asobola kunzigya ku ttaka lyange
lg
abantu be bayita nakaterekawa be babeera ababbi
lg
kano kakodyo abawala ke baakozesanga okutemya ku bannaabwe singa baabanga bambadde mu ngeri etanyuma
lg
kalibbala gulemye yali musajja mwatiikirivu nnyo
lg
ani yakugamba nti okujja okundaba olina kundetera bimuli
lg
mu kujja ewa mutabani we yali ayambadde mu ngeri ya kisaazisaazi
lg
okwenyigira mu bikolwa ebyo tekirina kye kiraga nti oba ono musajja nnyo
lg
ogenda okulaba ng'omuntu atandika okufukumula ebigambo era nga mu kulegesa endegeya edda ku bbali
lg
emiwaatwa egiri wakati w'empagi giyitibwa empago
lg
zino engoye zonna ntono nnyo kunze
lg
omanyi lwaki ngamba bwentyo
lg
kiwanuka yali amanyi bulungi kye yali agenda okukola alyoke akwate ekikulekule
lg
ekkubo ly'emisu liyitibwa magende
lg
yawulira eddoboozi ly'omusege n'assaako kakokola tondekannyuma
lg
yalowoolereza nnyo okutuusa iwe yafuna amagezi
lg
akawuka kasoboka okuyita mu mabeere ne kagenda mu mwana
lg
buli we yayitanga abantu nga boogera mu bwama nti endeku eyo ya ngeri ki
lg
okugwa ku ya yonasaani kitegeeza kufuna mutawaana
lg
omummonde guno ani agutadde wano
lg
ab'ekitongole baagala buli muntu mu bwakabaka naddala mu byalo afune amazzi amayonjo
lg
omuntu omukujjukujju yenna ayinza okweteeramu ebibye
lg
omuntu yenna bwe yawuliranga engoma eyo ng'amanya bumanya nti waliwo omulimu ogw'okukola
lg
naye ddala lwaki nywa omwenge oba sigala
lg
omulamwa omukulu ogwa alipoota eno mulungi
lg
tujja kuzuula ennimi eziri mu bibiina bya nnassale mu masomero omunaakolerwa okunoonyereza
lg
waliwo amateeka agagobererwa mu kuwandiika oluganda
lg
muti ki ogufuga ginnaagyo
lg
omusajja bwe yawulira ebyo n'afubutuka ng'essasi okudda ewaka
lg
awo okumpi ne wekyasulanga waaliwo omusajja ne mukaziwe
lg
nayisibwa bubi olw'okuwaayirizibwa omusango gwe saakola
lg
ssemunywa nalyo linnya lya kabaka
lg
oluwuzi okutungibwa obutiiti luyitibwa oluna
lg
embuga y'essaza lino eri mawokota
lg
amangu ago natabo naava ku muti
lg
bwe zituuka mu bbiri ne baligita ne basamba
lg
waggoonya yayingira n'obusungu n'akuba wambwa n'omukira gwe
lg
baazanya nga bwe beesammuliza amazzi era nga bwe bawuga
lg
baamukuba empiso eziruma ennyo era n'akaaba nnyo nnyo
lg
tukimanyi nti olwokusooka lwe lusooka olwokubiri
lg
ekintuntu aba musajja akola ebintu eby'ekikazi nga okusiba enviiri
lg
kibaviirako okwewalira ddala enkola eno
lg
okwambala mpisa esaana okuyiga ggwe oyambala otya
lg
olungereza ssomo ate nga lukozesebwa mu kuwuliziganya kw'abaana bonna
lg
bannakawempe basanyufu n'embeera gye balimu
lg
emiwendo gy'ekyo ky'olanga gyekigula
lg
abasomesa b'eggwanga abo baalukaaba nnyo
lg
kimera ki kye bayita ekiddo
lg
ssengawo kumpi kitaawo mulamba era oteekwa okumussaamu ekitiibwa
lg
omusajja atakyalina mukazi abeera muwuulu
lg
wuliriza nnyo omwogezi w'assa essira mu kwogera
lg
nzikiriza ki wano mu buganda erina eng'oma evuga nti tuligabana edda tuligabana edda
lg
kintu ki ekyo ddala
lg
abaana bano baatandika obutayagala kukola bibaweereddwa mu kibiina
lg
embalirira ya ssente bagisoomye
lg
engoma eyo eyitibwa bwembatta
lg
nnali nziruka omugongo be kkutu be kkutu be kkutu
lg
okubuggya mu bannayuganda munda mu ggwanga
lg
ekyo kiyitibwa entazakitangaala
lg
minisita annyonnyodde nti ebimu ku bikolwa ng'okwabizaawo ennyimbe birina okukoma
lg
tukutte abaana ebikumi bibiri mu ataano nga bava mu disitulikiti ez'enjawulo
lg
bantu ki b'osobola okwogera nabo
lg
tetugaanye empale muyinza okuzambala
lg
ekitongole ekyetikka emigugu gya kabaka kiyitibwa kikweya
lg
engeri gye yamuswazaamu singa amusala mu maaso bob ayinza n'okumukuba oluyi
lg
yasiimye abalonzi wamu n'okwebaza katonda olw'ekkula lino
lg
weewale bulijjo okwenyigira mu bikolwa ebiyinza okukuwaliriza okuvugula bakaabandi
lg
kino kikakasa nti baali ba byakwerinda
lg
emmondo ate nga ndalu
lg