audio
audioduration (s) 2.53
35
| sentence
stringlengths 7
411
| language
stringclasses 2
values |
---|---|---|
omulambo gw'omuntu eyeetuze guyitibwa gutya | lg |
|
batulengeza we tukoze ensobi era ne batatuleka kuwaba ekiseera kyonna | lg |
|
mu misango egyo mwe mwasibuka okukolawo endagaano eyitibwa ey'emisango gy'ebika | lg |
|
omwami we yamukwatira mu nsobi nnyingi | lg |
|
oulanyah agamba nti bakkaanya ne sipiika kadaga ku kisanja ekyaggwa | lg |
|
kasugga linnya lya basajja ab'eddira engeye | lg |
|
omusana buli bwe gwaka mu njuki nga zikambuwala nga zitandika okuluma | lg |
|
ettaka eryo lyaweebwa walulya alitwale wabula teyalituusa busoga | lg |
|
abantu balina okuwandiisa ettaka lyabwe | lg |
|
yasalawo kutandika kusuubula mwanyi | lg |
|
yabadde ayogeraganya n'abayizi mu mawanga ag'enjawulo ku mutimbagano gwa zzuumu | lg |
|
anti oluganda luwandiikibwa nga bwe lwogerwa | lg |
|
omuwendo gw'abantu omunene si gwe gunyumisa omukolo | lg |
|
agenda kufa olw'obutayagala kulimira | lg |
|
gavumenti yawadde emmere n'aw'okusula eri bonna abaakommyewo okuva mu kkalantiini | lg |
|
katikkiro yasiinyizza ku mbeera y'omutanda gy'alimu n'agamba nti enteekateeka z'okumulabirira zigenda bukwakku | lg |
|
emmere kyetaago mu bulamu | lg |
|
omuyiiya ateekwa okwettanira empagirabuyinza kagobansonga alyoke aleme kukaka abayiiyizwa be endowooza ye ku byobuyinza | lg |
|
ekiro olw'atuuka ng'omukadde eyasookanga okwebaka bulijjo teyeebaka | lg |
|
omuzungu azze oba tannajja | lg |
|
okubeera n'essuubi | lg |
|
ebintu omutontomi by'atulaga bajjajjaffe bye baakyawa bikola ki mu kukula kwaffe | lg |
|
abatwalira amateeka mu ngalo baamukuba amayinja okutuusa lwe yafa | lg |
|
ebika by'abantu byonna bikkirizibwa awajjanjabirwa | lg |
|
atamanyi bya kusaaga emmese bw'emusaba ekigwo aleeta muggo | lg |
|
kyokka nga bwe kiri kizibu abantu bonna okumatira | lg |
|
ensonga endala nnyingi ze bawa ze tutasobola kumenya wano kuzimalayo | lg |
|
ekyo kiba kiyitibwa ekizaana | lg |
|
gavumenti yateesaako okuggyawo ettaka lya mmayiro emabegako | lg |
|
abalenzi beegaanye ebibagambibwa nti beenyigidde mu kulwana | lg |
|
omukulembeze omuggya yeyongedde okusuubiza obuwanguzi mu by'omwoyo eby'embeera n'ebyenfuna | lg |
|
eno y'enteekateeka y'okusomesaamu eyesigamiziddwa ku miramwa ng'essira liteekebwa ku kukulaakulanya obumanyi bw'omuyizi | lg |
|
bye baakola mu kwekweka byonna poliisi yabiggyayo n'ebibalaga | lg |
|
aba ayagala azuule essanyu eriri mu kikolwa ekyo eky'okwerooterera | lg |
|
kya kusoomooza eri abaana nga bafiiriddwa bazadde baabwe | lg |
|
abasiraamu bakkiririza mu allah | lg |
|
amaanyi ag'enjawulo gali mu kukolebwa okwongeza embeera z'ebyobulamu okuyita mu kusaasaanya amawulire | lg |
|
bassentebe basobeddwa olwa bannaabwe abatandise okubuzibwawo | lg |
|
essomo ki lye tuyigiramu okuwandiika ebbaluwa | lg |
|
ate laba era bw'obadde tonnangamba kukubuulira linnya lyange | lg |
|
akajiiko ka ccaayi akataliiko mutwe | lg |
|
waliwo abantu nga n'okutuusa kati bakyawandiika vvolongoto | lg |
|
waliwo olusirika olulala olwabakugu mu byobulamu | lg |
|
ekitongole kigenze kiwummuza abaweereza abatatuukiriza kibasuubirwamu | lg |
|
olowooza abawonyeewo bayinza kubaziika ludda wa | lg |
|
ekika ky'embidde ekikula nga kisiiwuukirivu ng'evvu kiyitibwa kivuuvu | lg |
|
emiti egiteekebwa ku mirabba giwe erinnya | lg |
|
wabula okumanya okwo kuteekwa okuba nga kukkirizika era nga kusobola okugezeka | lg |
|
omulenzi mutono nga ensiri | lg |
|
nga tonnafa teweevuma ggwanga | lg |
|
omuliro guno guvudde ku ki | lg |
|
kankubulire ekintu ekitalinva ku mutima | lg |
|
kiteeberezebwa okuba nga yattibwa | lg |
|
enanga agambye nti omuze guno gweyongedde nnyo n'olwkeyo nga kyetaagisa bannanyini motoka okubaako kyebakola | lg |
|
empipi bwe bubi | lg |
|
yaddayo ku loole n'agamba banne nti yali akooye | lg |
|
olabe ggoonya kye zirya ekyeggulo | lg |
|
ekitongole tekijja kuba na nsimbi zimala kusasula bakonzi bonna mulundi gumu | lg |
|
agasseeko nti y'omu ku bantu abalina ebizimbe nga babikozesa wabula nga tebannafuna pamiti zaabyo | lg |
|
ekifo nnyinimu kyatuulamu ng'alya emmere kiyitibwa ateenenya | lg |
|
pulojekiti ejja kuzingiramu ebintu ebigasiza awamu abantu | lg |
|
kiki ekyamugaana okusikira obwakabaka | lg |
|
amayengo g'ekitangaala gatambulira mu bipimo bya njawulo | lg |
|
awo n'akuba n'obugere nga buli mu ngeri ya kwetolooza | lg |
|
lwaki omukyala amenya mu munwe gw'ettooke gw'asooka okuwaata ng'agussa mu lwaliiro | lg |
|
era kino kyekuusaako n'ensonga eyo waggulu nti olw'okutya okungi oyinza okuba nga teweetegerezza bulungi | lg |
|
yasaba mutowe amutwale abeereko naye | lg |
|
olulagala oluteekebwa wansi ng'osimyewo akannya ne bakuteeramu omwenge luyitibwa olusereseto | lg |
|
ow'ekika ky'ennyonyi ennyange bw'aba akuma ekyooto ggombolola alamiriza atya | lg |
|
naye awatali ekyo omuntu aba atuuse okufuuka ekisassalala era ekitagsa | lg |
|
osobola okukiyita omubiri | lg |
|
ennaku zino weetaaga okugulirira omuntu okusobola okufuna omulimu gwa gavumenti | lg |
|
omuvubuka atalina mulimu yayogera ku nkuba n'oluguudo olubi nga ekyomukisa | lg |
|
kigambibwa nti ng'abiri mu musanvu ogwokutano ono yatwalibwa mu kasenge k'abayi wabula nga tasobodde kuvaayo | lg |
|
abakuumaddembe abatulugunya bannamawulire bajja kuvunaanibwa | lg |
|
ki ekireetera okufiirwa mu kubunyisa ebyamaguzi | lg |
|
oluyimba olwo oluvannyuma lwaddibwamu ssempeke ne muyinda | lg |
|
obutiiti kigambo kiwanvu | lg |
|
ebigambo ebikozesebwa binnyonnyolera ddala embeera y'obukambwe era ey'entiisa n'obukyayi | lg |
|
waliwo abazirakisa abalina eddagala lyebabawa nga balibateeka mu kamwa omwo ne balyoka baddamu ak'obuntu | lg |
|
gukoma kubanga ggwe onooba ofuuse kaasa anti ng'oyawukanye ku mugendo | lg |
|
bw'osala embuzi yo obulago n'ogiziika omugwa guba gugituze | lg |
|
omuzannyi bw'afuna kaadi eza kyenvu bbiri olwo ziba zenkanankana kaadi emmyufu emu | lg |
|
okukulembera bugerere kati kufuuse buzibu omubaka nantaba bw'annyonnyodde | lg |
|
ne taata we teyagenda kuvuba | lg |
|
kateregga yatandika okuddukanya pulojekiti ez'enjawulo mu minisitule y'eby'ettaka | lg |
|
emiti giyamba mu kukola enkuba | lg |
|
emmunyeenye ogirengera | lg |
|
mukazi wange nnamubuuza ebintu ebimu wabula nga tanziramu | lg |
|
naye n'emboozi eba tennagwa makerendanaasibula agende | lg |
|
jjangu otuule mu mmotoka eri osobole okumutwalira ebintu bye | lg |
|
kya bbeeyi nnyo okuzimba enguudo zonna mu ssaza | lg |
|
esimbye enkondo ku bibanja ebiri ku ttaka lino | lg |
|
amalwaliro gateekeddwa okuwa obujjanjabi ku nsimbi ensaamusaamu | lg |
|
ogwo guba mukaaku | lg |
|
omu kubaakulembeddemu bannaabwe yategeezezza nti yagula ettaka lino mu nkumi bbiri mu kkumi | lg |
|
nannyondo tadduka wabula amasuka bumasusi | lg |
|
abakinjaaji abamu babeera bakyafu ekisusse | lg |
|
omuziki ogwali ku mukolo gwa pawulo gwali gwa manyi | lg |
|
abayizi bamenyeyo ebintu eby'enjawulo ebitwalibwa okuba nga binyuma | lg |