text
stringlengths 0
2.73k
|
---|
abagoba ba biroole abavugira ku nguudo ennene balina obumanyirivu bungi |
yeegatta ne mukwano ggwe ne batandikawo bizineesi |
tuyinza tutya okulwanyisa obumenyi bw'amateeka mu bitundu |
enkulaakulana eno ezze emyezi ebiri oluvannyuma lw'abakozi b'amasimu lwe yafulumya emigabo gyayo |
lwaki obwakabaka obumu tebukyaliwo |
obuwumbi musanvu obw'ensimbi za uganda bwateekebwawo okuzimba ekisaawe ky'ennyonyi e hoima |
waakabuuzibwa emirundi emmeka kati |
buli mmotoka ekkirizibwa kutwala basabaze basatu |
abakulembeze b'ekkanisa abakulu battikira abapya mu buwereza |
kya nnaku nti abantu bakyafa endwadde ezeewalibwa |
abantu abalala baanirizza eby'amaguzi ebipya n'obuweereza ku katale |
disitulikiti yeetaaga okuwa abantu amazzi amalungi era amayonjo |
emiwendo gy'ennyama n'amata gikoseddwa nnyo |
abanoonyi b'obubudamo beemulugunyizza nti tebasobola kwetuusaako wadde obuntu obutonotono ab'omu maka gaabwe bye beetaaga |
mukwano gwe misirikale wa poliisi |
ani mwogezi wa poliisi |
maneja waffe yalekulira wiiki ewedde |
okusaanyaawo obutonde bw'ensi kikosa ebintu ebiberamu n'enkuuma y'amazzi |
amawulire ga leero gabadde ganyiiza |
pulezidenti yayogera ku nsonga z'eby'okwerinda mu ggwanga |
maama we yatuwa ekinywa kya karoti |
pulezidenti w'ekibiina ekiddukanya omupiira yasuubizza nti emipiira gijja kutambula bulungi |
abasibe abamu baabattirawo so ng'abalala bawangula mu kikolwa kyabwe |
omuwala mulekwa gwe ndabirira yakabasanyizibwa nga wa myaka esatu |
lwaki emisango egimu girwawo nnyo mu kkooti |
emirimu gy'omu faamu gikooya nnyo |
emiti egisinga obungi mu kitundu ekyo gyatemebwa okusobola okufunamu embaawo |
kye nneetaaga kyokka kwe kufuna essanyu |
ebikoola by'ekimera bikwatiddwa obulwadde |
bwe yalwala yatwalibwa ku musawo w'ekinnansi |
nsobola ntya okufuna ndagamuntu empya |
abatuuze baanyigira nnyo abantu abaamenya amayumba g'abantu |
waliwo pulogulaamu nnyingi ez'okweggya mu bwavu ezeetooloorera ku byobulimi n'obulunzi |
bafuna obubaka ku budde bw'okusimba enkozesa y'ebimera ennungi n'ebiddiria oluvannyuma lw'amakungula |
akakiiko akaddukanya omupiira gw'ebigere mu afirika kali wansi w'amateeka ga swiss |
baabawa ebikwata ku akawuti kwe banaasindika ssente |
yafesi y'essaza yetoolozeddwa olukomera |
gavumenti tewadde basomesa maanyi |
mbadde ngoloola ngoye zange |
abantu bangi baafiirwa ebintu byabwe olusozi olwo bwe lwawanda omuliro |
mulimu ebintu bitono gavumenti by'eyagala |
omulimu gw'okuzimba gugenda kuba gwa bbeeyi nnyo |
omuwendo gw'abantu mu uganda gukula mangu |
okutumbula abantu kijja kuyamba okukendeeza ku bwavu |
omu ku bazannyi abalungi aba onduparaka yakomawo mu kibinja oluvanyuma lw'obuvune |
ssentebe wa disitulikiti akola mulimu ki |
gavumenti ezimbye amalwaliro amapya mwenda okukola ku balwadde ba corona |
nnanywa kyaayi n'emberenge |
ndoota buloosi oba kituufu |
ebyobulambuzi bifuuka ebiyingiza ensimbi ennyingi wano wadde nga gavumenti yaffe eteekamu ssente ntono |
abayimbi baba n'abavvujjirizi bangi okwetooloola ensi |
tewaliwo kifo mu katale okubeeramu abasuubuzi bonna |
kyakunywa ki ekisinga okukuwoomera |
njagala kwokya ku kasooli |
kirowoozebwa nti ezimu ku ssente ezassibwaawo okuyambako abantu mu kiseera ky'ekirwadde kya covid zabbibwa |
omuwendo gw'abafa gweyongera okulinnya buli lunaku |
abantu abamu baagala kugula muceere guvudde mu nsi za bweru |
obulwadde bw'akawuka buno busobola okwewalibwa |
ekitongole kirina okuteekawo ebifo okusobozesa zi disitulikiti okulwanyisa okubalukawo kw'ebirwadde |
yalondebwa okuba omukulembeze w'abawala ku ssomero |
abatuuze bali bulindaala okulaba nga basanyusibwa ba kyeruppe |
ab'amaggye bakwata e mundu |
ennaku zino abantu bagenda mu byobufuzi kubanga baagala omusaala omulungi |
amateeka galina okubagibwa mu kulwanyisa kisaddaaka baana |
omukozesa n'omukozi balina okukkaanya ku musaala |
buli mukozi yeetaaga okwongezebwa omusaala mu kaseera akamu |
abagagga abasinga obungi bajja kubeerayo ku lukungaana |
bonna baali beetaagibwa omukolo okugenda mu maaso |
ffe bannamawulire abali mu kukwata eggulire |
omulangira yatulambuzza olubiri lwe |
pulezidenti ajja kwogerako eri eggwanga ku bbalaza |
abawagizi baasonda ensimbi z'entambula okugenda okulaba omuzannyo |
laddu yamukuba n'afa |
yeewuunya nnyo obuvumu ababbi abo bwe baalina |
ffe ffekka abasobola okuteeka mu nkola okusimba emiti |
ensonga ezisinga obungi ezikwata ku by'okwerinda zaagonjolebwa mu lukungaana |
disitulikiti zirimu enguudo embi |
kiki gavumenti ky'eyinza okukola okutumbula ekitongole ky'eby'obulambuzi |
okutendekebwa kwabadde ggaba ku ssengejjero ly'amazzi mu kampala |
okunoonyereza kwo kwazula ki |
abakulembeze b'ekitundu beetaaga okwogera n'eddoboozi limu |
abateeberezebwa bajja kutwalibwa mu mbuga z'amateeka okuwulirwa obulungi |
osuubira ddi okukungula ebinyeebwa byo |
poliisi yazuula emirambo gya bantu babiri okuva mu kizimbe ekyali kigudde |
nnasabibwa okukola sitatimenti ekwata ku kubbibwa kw'essimu yange |
obutabanguko mu bavubuka bweyongedde |
lwaki abakyala bazaala abaana abatatuuse |
taata wange yagula emmotoka endala |
birubirirwa ki by'olina mu by'obufuzi |
avunaanibwa okwenyigira ne mu misango emirala |
yagamba abantu abaali bakivunaanyizibwako |
bannayuganda bameka abaavu ennyo |
waaliwo olukungaana mu maka g'obwa pulezidenti |
gavumenti ekubiriza abavubuka okusomerera omulimu ogw'omu mutwe |
amasomero mangi tegaweebwa buyambi bumala mu by'ensimbi |
lwaki otera okusaba ssente buli kiseera |
abo bokka abatuukiriza ebisaanyizo by'omulimu be bayitibwa ku yintaaviyu |
amateeka ku bayingira mu ggwanga getaaga okwetegereza |
tebajja kukkirizibwa kuddamu kukola |
bbukya ziweebwa amagezi okutunda ennyama ennamu eri abaguzi baazo |