English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
His son was kidnapped. | Mutabani we yawambiddwa. |
manikin | nnakkwale |
rind | ekikuta. |
The organization will continue providing its services. | Ekitongole kijja kugenda mu maaso n'okuwa obuweereza bwakyo. |
Majority of the parents refused to contribute towards the purchase of the school bus. | Abazadde abasinga obungi baagaanye okusonda ssente z'okugula bbaasi y'essomero. |
Since he failed to fulfill his promise, I cannot trust him anymore. | Olw'okuba yalemererwa okutuukiriza ekisuubizo kye, sikyasobola kuddamu kumwesiga. |
The government will compensate the injured people. | Gavumenti ejja kuliyirira bantu abakoseddwa. |
My son is very humble. | Mutabani wange mwetowaze nnyo. |
scarf | ekitambaala |
Doctors do the best they can to save both the newborn baby and the mother. | Abasawo bakola kyonna kye basobola okutaasa omwana azaaliddwa ne maama. |
Who is killing students? | Ani atta abayizi? |
We should ensure that we follow the guidelines from the ministry of health. | Tulina okufuba okulaba nga tugoberera ebiragiro okuva mu minisitule y'ebyobulamu. |
Families that were attacked were given the maximum security. | Amaka agaalumbwa gaaweebwa obukuumi obumala. |
The availability of electricity stimulates the creation of businesses. | Okubeerawo kw'amasannyalaze kutumbula obutandisi bw'emirimu. |
Life after graduation is exciting but also scary . | Obulamu oluvannyuma lw'okutikkirwa bunyuma naye ate butiisa. |
The school has put in more effort to help the pupils to pass exams. | Essomero litaddemu amaanyi mangi okuyamba abayizi okuyita ebigezo. |
The private sector is now investing more in agriculture. | Banneekoleragyange kati ensimbibazisiga mu bulimi. |
Constant internet access has become difficult in Uganda. | Okufuna yintanenti etavaako kifuuse kizibu mu Uganda. |
Large populations often tend to incapacitate the government, disabling it to fulfil its duties. | Abantu abangi batera okukaluubiriza gavumenti ne kigiremesa okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwayo. |
Bosses should not be fast to judge workers. | Abakozesa tebalina kwanguwa kulamula bakozi. |
concerned | be |
Almost everyone holds memories of someone or something. | Kumpi buli omu alina ebijjukizo by'omuntu oba ekintu. |
Let us go to a place where our children will be happy | Ka tugende mu kifo abaana baffe gye banaasanyukira |
Health workers need to wear face masks to operate more efficiently. | Abasawo beetaaga okwambala obukkookolo okusobola okukola obulungi. |
People consider the establishment of road openings as unlawful. | Abantu abantu batwala okuva mu bifo wayisibwewo oluguudo ng'ekiri mu bumenyi bw'amateeka. |
mere | salala. |
The patient had a very high fever which scared the nurses. | Omulwadde yalina omusujja ogw'amaanyi ennyo ekyatiisizza abasawo. |
jackal | ekibe |
Health officers are at the front line fighting against the coronavirus pandemic. | Abakungu b'ebyobulamu bali ku mwanjo nnyo mu kulwanyisa ekirwadde ky'akawuka ka kolona. |
The children received examination tips. | Abaana baabasuniddeko ku bikwata ku bigezo. |
The former Panyango county accountant is needed to answer questions about funds mishandling. | Eyaliko omubalirizi w'ebitabo mu ssaza ly'e Panyango yeetaagibwa okwanukula ebibuuzo ku nsimbi ezitaakwatibwa bulungi. |
My husband bathes before he eats his supper. | Baze asooka kunaaba nga tannalya kyaggulo. |
anyhow | majenjeeke; as conj. |
The current report shows that Uganda has more youths. | Okunoonyereza okwakakolebwa kulaga nti Uganda erina abavubuka bangi. |
brass | ekikomo. |
wend (one's way) | okugenda. |
dizziness | kantoo looze. |
Road contractors have been warned against poor quality work. | Abakozi b'enguudo balabuddwa ku mulimu ogw'omutindo omubi. |
Families that were attacked were given the maximum security. | Amaka agaalumbwa gaaweebwa obukuumi obumala. |
cricket | ejjanzi |
The government has set up special opportunities for the girl child. | Gavumenti etaddewo emikisa egy'enjawulo eri abawala. |
Education is the key to success. | Okusoma kye kisumuluzo ekikutuusa ku buwanguzi. |
give | okusala omusango. be much given to |
Were you trained by the elders? | Watendekebwa bakulu? |
The government has the power to influence activities in all organizations. | Gavumenti erina obuyinza okusalawo enzirukanya y'emirimu mu bitongole byonna. |
How should leaders amicably settle land disputes? | Abakulembeze balina batya okumalawo obutakkaanya ku ttaka mu mirembe? |
The electoral commission uses new voters' registers for every new presidential election. | Akakiiko k'ebyokulonda kakozesa olukalala lw'abalonzi olupya ku buli lulonda kw'pulezidenti omupya. |
She was admitted to the hospital. | Omukyala yawereddwa ekitanda. |
Children in schools have been vaccinated against Measles-Ruberla and Polio | Abaana mu masomero bagemeddwa obulwadde bw'olukusense-Kikutiya ne ppooliyo |
We should vote for people who will bring change to our communities. | Tulina okulonda abantu abeetegefu okuleeta enkyukakyuka mu bitundu kyaffe. |
idiot | ekinyanyagga |
They agreed to unite during the swearing in event. | Bakkaanyizza okwegatta ku mukolo gw'okulayizibwa. |
Teachers follow syllabus while teaching students. | Abasomesa bagoberera ensengeka y'ebisomesebwa mu ssomo nga basomesa abayizi. |
infant | akawere |
set | okutega. s. right |
absurdity | okafeetote |
The teachers in that district are unhappy over delayed salary payments. | Abasomesa mu disitulikiti eyo si basanyufu olw'omusaala oguluddewo. |
She said her business helped her feed her children. | Yagambye bizinensi ye yamuyamba okuliisa abaana be. |
fat | ekitogi. |
impede | okuziyiza. |
laugh | akalali. |
Of what importance is a swimming pool at a school? | Ekidiba ekiwugirwamu kya mugaso ki ku ssomero? |
The vendors struck yesterday. | Abatembeyi beekalakaasizza eggulo . |
stump | ekikondo |
I am the eighth child in a family of eleven. | Nze mwana ow'omunaana mu famire ey'abaana ekkumi n'omu. |
nervousness | entengereze. |
We need to hold onto our cultual norms. | Twetaaga okunyweza ennono n'obuwangwa bwaffe. |
The cost and effect of a method affect its use. | Ebbeeyi n'ebiva mu nkola ekosa enkozesa yakyo. |
trade | obuguzi |
audience | ekibiina. |
blindfold | okusiba kantuntunu. |
There in future learning and education is apparent. | Bali mu kuyiga okw'omu maaso era ebyenjigiriza bitegeerekeka. |
fig | omutiini |
Studios should not be located near schools. | Situdiyo tezirina kuteekebwa kumpi n'amasomero. |
Health sector projects should be given priority. | Pulojekiti ez'obujjanjabi zeetaaga okuteekebwa ku mwanjo. |
When did you get your confirmation certificate? | Wafuna ddi satifukeeti yo eya konfirimansiyo? |
The authority is analyzing the dynamics in the bridge construction. | Ekitongole kiri mu kwetegereza nkyukakyuka mu kuzimba olutindo. |
hitherto | kambwano. |
My mother gave the robbers three million Ugandan shillings hoping that they would spare our lives. | Maama yawa abazigu obukadde busatu obwa siringi za Uganda ng'asuubira nti bajja kutuleka nga tuli balamu. |
bed | obuliri. |
The committee has tried many ways to prevent the spread of the virus. | Ab'akakiiko bagezezzaako engeri nnyingi okutangira okusaasaana kw'akawuka. |
Children should be kept safe at school. | Baana balina okukuumibwa obulungi ku ssomero. |
rude | kopi |
Girls absent themselves from school when they experience their menstruation periods. | Abawala bayosa ku ssomero nga bayingidde mu nsonga zaabwe ez'ekikyala. |
They didn't agree with the court ruling. | Tebakkiriziganyizza na kusalawo kwa kkooti. |
If your life is in danger then relocate. | Obulamu bwo bwe buba mu matigga olwo dda ewalala. |
In order to achieve, one must work hard. | Okusobola okuwangula, omuntu alina kukola ennyo. |
speech | e ??ombo. |
ring | okukuba (ekide |
People mark dates on a calendar for remembrance. | Abantu balamba nnaku z'omwezi ku kalenda okujjukirirako. |
Communities in the neighboring towns are also affected. | Abantu mu bubuga obutwetoolodde nabo bakoseddwa. |
I want to invest in a piggery project next year. | Njagala kusiga mu pulojekiti y'okulunda embizzi omwaka ogujja. |
The convention has arranged an organ in charge of people's health. | Olukungana luteesetese ekibinja ekivunaanyizibwa ku bulamu bw'abantu. |
These conflicts led to a lot of bloodshed in the Northern region. | Obukuubagano buno bwavaamu okuyiwa omusaayi kungi mu kitundu ky'obukiikakkono. |
intrude | okwebereka |
Most health centres in our town charge higher rates for their services | Amalwaliro agasinga mu kabuga kaffe gasaba ebisale bya waggulu ku buweereza bwago. |
His immediate family was killed by rebels. | Famire ye ey'okulusegere yattibwa abayeekera. |
shut | okubuniza akamwa; (umbrella) okumenya; s. up (slang) |
The vehicle was from a neighbouring country. | Ekidduka kyali kiva mu ggwanga eririnaanyewo. |
Extension workers are advising the communities to stay away from the weed. | Abakozi abayambako bawa abantu amagezi okwewala omuddo. |