English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
deceitful | a bulimba |
tether | okusiba |
befall | okubeerako |
depart | okuvaayo. |
There are various ways to handle conflicts. | Waliwo engeri nnyingi ez'okukwatamu enkaayana. |
impetuous | okusiitaana. |
People have continuously lost their property to the thieves. | Abantu baludde nga babbibwako ebintu byabwe. |
How can we improve reading culture in pupils? | Tuyinza tutya okutumbula empisa y'okusoma mu bayizi? |
In the region, an average woman has six children. | Mu kitundu, omukazi atandikirwako alina abaana mukaaga. |
precipitate | okwanguyiriza |
outwit | okutebya. |
recant | okuwuwuttanya. |
termite | obumpowooko |
What is the first phase for the project? | Ekitundu kya Pululojekiti ekisooka kye ki? |
drunkard | omutamiivu. |
cloth | kkaniki |
uneasy | okusitunkana. |
originate | okusinziira |
snap | okukuba entoli. |
The police believe the incident is politically provoked for it's happening for a third time. | Poliisi yo egamba nti enjega yandibaamu ebyobufuzi kuba kyakabeerawo emirundi esatu. |
We have rainforests in Uganda. | Tulina ebibira mu Uganda. |
The district will monitor students and teachers. | Disitulikiti ajja kulondoola abayizi n'abasomesa. |
She was interviewed by the reporter. | Yabuuziddwa ow'amawulire. |
splinter | akabajjo. |
need | okwetaaga |
The current structures at school cannot hold off bad climatic conditions. | Embeera y'ebizimbe ku ssomero kati tesobola kukwatirira mbeera za budde embi. |
idleness can lead to criminal acts | Obutaba na kyakukola kusobola okuviirako okuzza emisango. |
He appointed a committee to run the service. | Yalonda akakiiko okutambuza obuweereza. |
elegant | a buyonjo. |
More refugees have settled in the central region. | Abanoonyiboobubudamu abalala basenze mu kitundu eky'omu masekkati. |
The posts were closed because of operational reasons. | Ebifo byaggalwa olw'ensoga z'okukola. |
What is the security situation in your area? | Embeera y'ebyokwerinda eri etya mu kitundu kyammwe. |
The teacher taught us how to multiply numbers yesterday. | Omusomesa yatusomesezza okukubisa emiwendo eggulo. |
outcast | omweboolereze. |
Plant more trees in order to preserve the environment. | Mweyongere okusimba emiti okusobola okukuuma obutonde. |
Parents should be alert to secure their homes. | Abazadde balina okubeera obulindaala okukuuma amaka gaabwe. |
muscular | okugubira |
People recognised the significance of having a bright and better future. | Abantu baalabye omugaso ogw'okuba n'ebiseera by'omumaaso ebitangaavu era ebirungi. |
inculpate | okusiba ekibi |
casually | bulekwe |
Administrators are in charge of making certain decisions. | Ab'okuntikko bavunaanyizibwa ku kusalawo ku bintu ebimu. |
princely | a balangira |
Transportation of students has been eased. | Okutambuza abayizi kwanguyiziddwa. |
We were told to find somewhere else to stay. | twagambiddwa okunoonya ewalala ew'okubeera. |
disabled | okumenyeka |
god | lubaale. |
The customers are few ever since the tax was introduced. | Abaguzi batono okuva lwe baateekawo omusolo. |
paraclete | omwoyo omutukuvu |
Police officers in Uganda are highly corrupt. | Abakungu ba poliisi mu Uganda bali banguzi nnyo. |
prairie | olusenyi |
What is the role played by the police spokesperson? | Omwogezi wa poliisi akola mulimu ki? |
charm | entabwa; (beauty) obulungi; (grace) ekisa. |
People in the community should respect each other. | Abantu mu kitundu balina okuwangana ekitiibwa. |
Natural resources should be conserved. | Eby'obugagga by'ensi birina okukuumibwa obulungi. |
endorse | okuwandiika erinnya; okukakasa. |
quickly | kkuutwe |
kind | omutindo. |
The officials intend to fight the vice within the community. | Abakulu baluubirira okulwanyisa emize mu kitundu. |
One person was shot dead in the battle between police and the youth. | Omuntu omu yakubiddwa amasasi n'afa mu lutalo wakati wa poliisi n'abavubuka. |
Her stepmother tortured her. | Muka kitaawe omulala ya mutulugunya. |
Cultural nouns are the standards we live by. | Ebyobuwangwa gwe mutindo mwe tuwangaalira. |
We eat little beans and posho ,animals eat the remainder and whoever complains is fired . | Tulya ebijanjaalo bitono n'akawunga, ebisolo birya emmere ebeera esigaddewo era oyo yenna eyemulugunya agobwa. |
sparrow | enkazaluggya. |
Activities will be carried out nation wide | Emirimu gijja kukolebwa okwetooloola eggwanga lyonna. |
The government supports farmers with quality crop seeds to increase output. | Gavumenti eyambako abalimi okubawa ensigo ez'embala okwongera ku bungi bw'ebikungulwa. |
Panyimur is highly populated and every politician is combing the area ahead of 2021 elections. | Panyimur erimu abantu bangi era buli munnabyabufuzi afuba okumaliriza ekifo nga okulonda tekunnatuuka. |
season | omwaka |
What is the role of the technical staff? | Akakiiko obw'ekikugu bulina mulimu ki? |
spur | okukubiriza |
She got married last week. | Yafumbirwa wiiki ewedde. |
We need to support our locally manufactured products. | twetaaga okuwagira ebyamaguzi ebikoleddwa kuno. |
distant from | okw esuula. |
Majority accounts for the largest proportion | Abangi be babalirira ekitundu ekisinga obunene |
Her son drowned in a swimming pool. | Mutabani we yabbidde mu kidiba ekiwugirwamu. |
The government needs to increase the funds allocated to the water sector. | Gavumenti yeetaaga okwongera ku ssente eziweebwa ekitongole ky'amazzi. |
She is trying to launch a new career as a singer. | Agezaako okutongoza omulimu omugya ng'omuyimbi. |
Infrastructure development could be one way of overcoming poverty. | Okukulaakulanya ebintu ebiyamba mu buweereza yandibadde emu ku ngeri z'okuvvuunuka obwavu. |
A priest claims that putting on gloves is null and void in the faith. | Omusumba agamba nti okwambala giraavuzi tekkirizibwa mu nzikiriza. |
Dams reduce the speed of the water. | Amabibiro gakendeeza emisinde gy'amazzi. |
There is improper sanitation in the area. | Embeera y'obuyonjo mbi mu kitundu. |
Women in rural areas do not know how to speak English. | Abakyala mu byalo tebamanyi kwogera Lungereza. |
International schools in Uganda are very expensive. | Amasomero agali ku ddaala ly'ensi yonna ga buseere nnyo. |
People lack income for electric transmission. | Abantu tebalina ssente za kusika masannyalaze. |
twin | omulongo. t. bananas |
There is an upgrade on the district health facilities. | Wakiwo okutumbula ku mutindo gw'amalwaliro ku disitulikiti. |
Security agencies must work hand in hand with the parents to tighten security. | Ebitongole ebikuumaddembe birina okukolera awamu n'abazadde okunyweza obukuumi. |
verbose | a bigambo bingi. |
The schools are in terrible conditions. | Amasomero gali mu mbeera mbi nnyo. |
heaviness | obuzito; = grief |
Most of the skills can be acquired over a given period of time. | Obukugu obusinga busobola okufunibwa mu kiseera ekigere. |
It is in the nature of people to change. | Liri mu butonde abantu okukyuka. |
privation | okwetaaga |
outlive | okuwangala okusinga. |
She loves her daughter so much. | Ayagala nnyo muwala we. |
Working conditions base on the type of worker and all payments had been made. | Embeera mwe bakolera esinziira ku kika Kya mukozi era n'emisaala gyakolebwako. |
ford | omwalo |
The ferry has limited time of movement. | Ekidyeri kirina obudde butono obw'okutambula. |
rattle | okuwulunguta |
When the government gave us funds, we started an office project instead of buying vehicles. | Gavumenti bwe yatuwa ensimbi, twatandika pulojekiti ya woofiisi mu kifo ky'okugula emmotoka. |
advantage | enkizo. |